1 Samuel 3:20 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Yisirayeli yenna, okuva e Daani okutuuka e Beeriseba, n'amanya nti Samweli akakasiddwa ng'omulanzi w'Omukama.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Isirayiri yenna okuva mu Ddaani okutuuka e Beeruseba ne bategeera nga Samwiri ateekeddwawo okuba nnabbi wa Mukama.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Abaisiraeri bonna okuva e Ddaani okutuuka e Beeruseba ne bamanya nga Samwiri ateekeddwawo okuba nnabbi wa Mukama.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo Abayisirayeli bonna, okuva e Daani okutuuka e Beruseba, ne bamanya nti Samweli akakasiddwa okuba omulanzi wa Mukama.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Abaisiraeri bonna okuva eri Ddaani okutuuka e Beeruseba ne bamanya nga Samwiri ateekeddwawo okuba nnabbi wa Mukama.