1 Samuel 30:2 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
ne bawamba abakazi na bonna abaakirimu, okuva ku baana okutuuka ku bakadde. Kyokka tebatta ku muntu n'omu, wabula bonna baabazingako buzinzi ne bagenda nabo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Baali batutte abakazi nga basibe, ne bonna abaalimu, abato era n’abakulu. Tewaali n’omu ku bo gwe batta, wabula okubawamba ne babatwala.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
era nga banyaze abakazi ne bonna abaali omwo, abato era n'abakulu; tebatta n'omu, naye baabanyaga ne babatwala ne bagenda.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
era nga banyaze abakazi, ne bonna abaakirimu abato n'abakulu. Tebatta muntu n'omu, baabatwala butwazi, ne bagenda.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
era nga banyaze abakazi ne bonna abaali omwo, abato era n'abakulu: tebatta n'omu, naye baabanyaga ne babatwala ne bagenda.