1 Samuel 30:25 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Okuva ku olwo, ekyo ne kifuuka etteeka n'enkola mu Yisirayeli n'okutuusa ku lunaku lwa leero.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ekyo Dawudi n’akifuula etteeka n’empisa mu Isirayiri ne leero.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Okuva ku lunaku olwo, eryo nerifuuka etteeka n'empisa mu Isiraeri ne leero.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Okuva ku lunaku olwo, eryo Dawudi n'alifuula tteeka era mpisa mu Yisirayeli n'okutuusa kati.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo olwatuuka okuva ku lunaku olwo n'alifuula etteeka n'empisa eri Isiraeri ne leero.