1 Samuel 30:4 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Dawudi n'abantu be yali nabo ne batema emiranga egy'omwanguka, ne balira okutuusa nga n'otwanyi otukaaba tubaweddemu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo Dawudi ne bonna abaali awamu naye ne bakaaba nnyo okutuusa lwe baggweeramu ddala agakaaba.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo Dawudi n'abantu abaali naye ne balyoka bayimusa eddoboozi lyabwe ne bakaaba amaziga okutuusa lwe baggwaamu endasi ezikaaba.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo Dawudi n'abo abaali naye ne batema emiranga ne bakaaba amaziga, okutuusa lwe baggwaamu endasi ezikaaba.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo Dawudi n'abantu abaali naye ne balyoka bayimusa eddoboozi lyabwe ne bakaaba amaziga okutuusa lwe baggwaamu endasi ezikaaba,