1 Samuel 31:11 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Abantu b'e Yabesi-Gileyaadi bwe baawulira Abafilisitiini bye baali bakoze Sawulo,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Naye abatuuze b’e Yabesugireyaadi bwe baawulira Abafirisuuti kye baali bakoze Sawulo,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo ab'e Yabesugireyaadi bwe baawulira Abafirisuuti kye baakoze Sawulo,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Abatuuze b'e Yabesigileyaadi bwe baawulira ekyo Abafilistiya kye baakola Sawulo,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo ab'e Yabesugireyaadi bwe baamuwulirako ekyo Abafirisuuti kye baakola Sawulo,