1 Samuel 4:11 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ssanduuku ya Katonda n'ewambibwa, ne batabani ba Eli ababiri, Kofuni ne Finekasi, ne bafa.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Essanduuko ya Katonda n’ewambibwa, era ne batabani ba Eri bombi, Kofuni ne Finekaasi ne battibwa.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Essanduuko ya Mukama n'enyagibwa ne batabani ba Eri bombi Kofuni ne Finekaasi ne battibwa.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Essanduuko ya Mukama n'enyagibwa, ne batabani ba Eli bombi Hofuni ne Finehaasi ne battibwa.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ssanduuko ya Mukama n’enyagibwa; batabani ba Eri bombi Kofuni ne Finekaasi ne battibwa.