1 Samuel 4:14 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Eli n'awulira oluyoogaano, n'agamba nti: “Luyoogaano ki olwo oluvuga lutyo?” Omusajja n'ayanguwako n'abuulira Eli.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Eri bwe yawulira oluyoogaano n’abuuza nti, “Oluyoogaano luno luva ku ki?” Omusajja n’ayanguwa n’atuuka awaali Eri n’amutegeeza.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo Eri bwe yawulira oluyoogaano, n'abuuza nti, “Oluyoogaano olwo lutegeeza ki?” Omusajja n'ayanguwa n'amubuulira.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Eli bwe yawulira okuleekaana n'abuuza nti: “Oluyoogaano olwo lwaki?” Awo omusajja n'ayanguwa n'ajja n'amubuulira.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo Eri bwe yawulira eddoboozi ery'okwogerera waggulu, n'ayogera nti Eddoboozi ery'oluyoogaano luno amakulu gaalyo ki? Omusajja n'ayanguwa n'ajja n'abuulira Eri.