1 Samuel 4:15 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Eli yali wa myaka kyenda mu munaana egy'obukulu, amaaso nga gafumye; yali tasobola kulaba.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Eri yali aweza emyaka egy’obukulu kyenda mu munaana, amaaso ge nga gayimbadde, era nga n’okulaba takyalaba.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Eri yali awezezza emyaka kyenda mu munaana (98), n'amaaso ge gaali gayimbadde, nga takyayinza kulaba.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Eli yali awezezza emyaka kyenda mu munaana, n'amaaso ge gaali gayimbadde, nga takyayinza kulaba.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era Eri yali nga yaakamaze emyaka kyenda mu munaana; n'amaaso ge gaali gayimbadde n'atayinza kulaba.