1 Samuel 5:12 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Abaali batafudde ne bafuna ebizimba; okuwanjaga mu kibuga ne kwambuka eri eggulu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Abo abataafa baalwala ebizimba, okukaaba mu kibuga ne kutuuka mu ggulu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
N'abo abataafa ne balwala ebizimba, okukaaba kw'ekibuga ne kulinnya mu ggulu.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
N'abo abataafa, ne balwala ebizimba, okukaaba kw'ab'omu kibuga ekyo ne kutuuka mu ggulu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
N'abo abataafa ne balwala ebizimba: okukaaba kw'ekibuga ne kulinnya mu ggulu.