1 Samuel 6:1 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ssanduuku y'Omukama ng'emaze mu nsi y'Abafilisitiini emyezi musanvu,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo essanduuko ya Mukama bwe yali yakamala emyezi musanvu mu nsi y’Abafirisuuti,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Essanduuko ya Mukama yamala emyezi musanvu (7) ng'eri mu nsi ey'Abafirisuuti.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Essanduuko ya Mukama yamala emyezi musanvu ng'eri mu nsi eya Bafilistiya.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo essanduuko ya Mukama yamala emyezi musanvu ng'eri mu nsi ey'Abafirisuuti.