1 Samuel 6:16 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Abafuzi abataano Abafilisitiini bino byonna baabiraba, ne baddayo e Ekuroni ku olwo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Abakulembeze abataano ab’Abafirisuuti olwalaba ebyo, ne baddayo mu Ekuloni ku lunaku olwo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
N'abaami abataano (5), ab'Abafirisuuti bwe baakiraba, ne baddayo e Ekuloni ku lunaku olwo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Abaami b'Abafilistiya abataano, bwe baakiraba, ne baddayo mu Ekurooni ku lunaku olwo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
N'abaami abataano ab'Abafirisuuti bwe baakiraba, ne baddayo e Ekuloni ku lunaku olwo.