1 Samuel 7:15 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Samweli ye yalamula Yisirayeli ennaku zonna ez'obulamu bwe.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Samwiri n’alamula era n’afuga Isirayiri ennaku zonna ez’obulamu bwe.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Samwiri n'alamulira Isiraeri ennaku zonna ez'obulamu bwe.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Samweli n'alamula Yisirayeli ennaku zonna ez'obulamu bwe.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Samwiri n’alamulira Isiraeri ennaku zonna ez'obulamu bwe.