1 Samuel 7:5 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Samweli n'agamba nti: “Yisirayeli yenna mumukuŋŋaanyize e Mizupa, mbasabire ew'Omukama.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Samwiri n’ayogera nti, “Mukuŋŋaanye Isirayiri yenna e Mizupa, mbegayiririre eri Mukama.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo Samwiri n'ayogera nti, “Mukuŋŋaanye Isiraeri yenna bajje e Mizupa, nange ndibasabira eri Mukama.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo Samweli n'agamba nti: “Mukuŋŋaanye Abayisirayeli bonna, bajje e Mizupa, mbasabire eri Mukama.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo Samwiri n'ayogera nti Mukuŋŋaanye Isiraeri yenna bajje e Mizupa, nange ndibasabira eri Mukama.