1 Samuel 8:1 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Samweli bwe yakaddiwa, n'assaawo batabani be balamule Yisirayeli,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Samwiri bwe yakaddiwa, n’alonda batabani be okuba abalamuzi ba Isirayiri.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo olwatuuka, Samwiri ng'akaddiye, n'afuula batabani be okuba abalamuzi ba Isiraeri.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo Samweli bwe yakaddiwa, n'afuula batabani be abalamuzi ba Yisirayeli.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo olwatuuka, Samwiri ng'akaddiye, n'afuula batabani be abalamuzi ba Isiraeri.