1 Samuel 8:10 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Samweli n'abuulira abantu abaali basabye kabaka byonna Omukama bye yali ayogedde.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo Samwiri n’ategeeza abantu abaali bamusaba kabaka, ebigambo byonna Mukama bye yamugamba.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo Samwiri n'abuulira abantu abaamusaba kabaka ebigambo bya Mukama byonna.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo Samweli n'abuulira abaamusaba kabaka, ebyo byonna Mukama by'amugambye.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo Samwiri n'abuulira abantu abaamusaba kabaka ebigambo bya Mukama byonna.