1 Samuel 8:16 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Abaddu bammwe n'abazaana n'ente zammwe ezisingira ddala obulungi n'endogoyi wa kubitwala abikozese.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Alitwala abaweereza bammwe abasajja n’abaweereza bammwe abakazi, n’abavubuka bammwe abasinga obulungi n’endogoyi, n’abyeddiza.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Alitwala abaddu bammwe n'abazaana bammwe, n'abavubuka bammwe abasinga obulungi, n'endogoyi zammwe, okukola emirimu gye.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Alitwala abaddu bammwe n'abazaana bammwe, n'abavubuka bammwe abasinga obulungi, n'endogoyi zammwe, okukola emirimu gye.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era alitwala abaddu bammwe n'abazaana bammwe n'abalenzi bammwe abasinga obulungi n'endogoyi zammwe n'abakoza emirimu gye.