1 Samuel 8:18 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ku olwo muliwanjaga olwa kabaka wammwe gwe mwerondedde, naye Omukama tagenda kubawuliriza.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Luliba lumu, mulyekkokkola kabaka wammwe gwe mwerondera, naye Mukama talibafaako ku lunaku olwo.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Mu nnaku ezo mulikaaba olwa kabaka wammwe, mmwe mwennyini gwe muliba mwerondedde, naye olwo Mukama talibaddiramu.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mu nnaku ezo mulikaaba olwa kabaka wammwe, mmwe mwennyini gwe muliba mwerondedde, naye olwo Mukama talibaddiramu.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era mulikaaba ku lunaku olwo olwa kabaka wammwe gwe muliba mwerondedde; so Mukama talibaddiramu ku lunaku olwo.