1 Samuel 8:19 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Abantu baagaana okuwuliriza Samweli, wabula baagamba bugambi nti: “Tewali! Kabaka y'anaatufuga.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Naye abantu ne bagaana okuwuliriza Samwiri, ne boogera nti, “Nedda! Twagala kabaka okutufuga,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Naye abantu ne bagaana okuwulira eddoboozi lya Samwiri; ne boogera nti, “Nedda; naye twagala kabaka atufuge;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Naye abantu ne bagaana okuwuliriza ebya Samweli, ne bagamba nti: “Nedda! Ffe twagala kabaka anaatufuganga,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naye abantu ne bagaana okuwulira eddoboozi lya Samwiri; ne boogera nti Nedda; naye twagala kabaka atufuge;