1 Samuel 8:2 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
mutabani we omuggulanda nga ye Yoweli, ate owookubiri nga ye Abiya; baalamuliranga Beeriseba.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Erinnya lya mutabani we omukulu ye yali Yoweeri, n’owokubiri nga ye Abiya, ne balamulanga mu Beeruseba.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Mutabani we omubereberye erinnya lye Yoweeri; n'ow'okubiri erinnya lye Abiya; abo baali balamuzi mu Beeruseba.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Erinnya lya mutabani we omukulu nga ye Yoweeli, n'owookubiri nga ye Abiya. Baali balamuzi mu Beruseba.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
N'omubereberye erinnya lye Yoweeri; n'ow'okubiri erinnya lye Abiya: baali balamuzi mu Beeruseba.