1 Samuel 8:21 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Samweli n'awulira byonna abantu bye bagamba, n'abibuulira Omukama.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo Samwiri bwe yawulira ebigambo byonna eby’abantu, n’abiddiramu Mukama.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Samwiri n'awulira ebigambo byonna eby'abantu, n'abitegeeza Mukama.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Samweli n'awuliriza byonna abantu bye baayogera, n'agenda abibuulira Mukama.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Samwiri n'awulira ebigambo byonna eby'abantu, n'abyogera mu matu ga Mukama.