1 Samuel 8:4 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Awo abakadde bonna mu Yisirayeli ne bakuŋŋaana, ne bajja eri Samweli mu Rama,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo abakadde bonna aba Isirayiri ne bakuŋŋaana ne bajja eri Samwiri e Laama,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo abakadde ba Isiraeri bonna ne balyoka bakuŋŋaana ne bajja eri Samwiri e Laama,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Abakulembeze ba Yisirayeli bonna ne bakuŋŋaana, ne bagenda eri Samweli e Raama.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo abakadde ba Isiraeri bonna ne balyoka bakuŋŋaana ne bajja eri Samwiri e Laama: