1 Samuel 8:9 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kale nno bawulirize; kyokka balabulire ddala obamanyise enkola ya kabaka agenda okubafuga bw'eneeba.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kaakano bawulirize, naye obalabulire ddala, era obategeeze ebintu byonna kabaka anaabafuga by’alibakola.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kale nno kaakano bawulirize, naye obannyonnyolere ddala engeri kabaka alibafuga gy'alibayisaamu.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Kale nno kaakano bawulirize, naye obannyonnyolere ddala engeri kabaka alibafuga gy'alibayisaamu.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kale nno kaakano wulira eddoboozi lyabwe: naye onoobategeereza ddala n'obalaga kabaka bw'alifaanana alibafuga.