1 Thessalonians 1:7 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
ne mufuuka bwe mutyo ekyokulabirako eri abakkiriza bonna mu Masedoniya ne mu Akayiya.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
ne mubeera ekyokulabirako eri abakkiriza bonna ab’omu Makedoniya ne Akaya.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Bwe mutyo ne muba ekyokulabirako eri abakkiriza bonna mu Makedoni ne mu Akaya.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Bwe mutyo ne muba ekyokulabirako eri abakkiriza bonna ab'omu Makedooniya n'ab'omu Akaya,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
mmwe n'okuba ne muba ekyokulabirako eri abakkiriza bonna mu Makedoni ne mu Akaya.