1 Thessalonians 2:12 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
muyise mu ngeri esaanidde Katonda abayita mu bwakabaka bwe ne mu kitiibwa kye.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
nga tubabuulirira era nga tubagumya mu mwoyo era nga tubaweerako obujulirwa, ne tubakuutira okutambulanga nga musaanira mu maaso ga Katonda, oyo abayita okuyingira mu bwakabaka bwe ye ne mu kitiibwa kye.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
mulyoke mutambulenga nga bwe kisaanira Katonda abayita okuyingira mu bwakabaka bwe ne mu kitiibwa kye.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Twababuulirira, twabagumya, era twabakubiriza mube mu bulamu obusanyusa Katonda, eyabayita okuba mu Bwakabaka bwe ne mu kitiibwa kye.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
mulyoke mutambulenga nga bwe kisaanira Katonda abayita okuyingira mu bwakabaka bwe ye n'ekitiibwa.