1 Thessalonians 2:18 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kubanga twayagala okujjako ewammwe, - nze nzennyini Pawulo nakigezaako emirundi egiwerako, - naye Sitaani n'atuziyiza.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Twayagala nnyo okudda gye muli, na ddala nze, Pawulo; nagezaako emirundi n’emirundi, naye Setaani n’atuziyiza.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
kubanga twayagala okujja gye muli, nze Pawulo omulundi ogwolubereberye era n'ogwokubiri; naye Setaani n'atuziyiza.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
ne twagala okujja gye muli. Nze Pawulo, nagezaako omulundi ogusooka n'ogwokubiri, kyokka Sitaani n'atuziyiza.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
kubanga twayagala okujja gye muli, nze Pawulo omulundi ogw'olubereberye era n'ogw'okubiri; Setaani n'atuziyiza.