1 Thessalonians 4:12 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
bwe mutyo mulabikire bulungi ab'ebweru mu neeyisa yammwe, mubeere nga temujula kantu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
mutambule nga mwegendereza eri abatakkiriza, mube nga mwemalirira mu buli nsonga.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Mulyoke mubenga n'ekitiibwa eri ab'ebweru, nga temuliiko kye mwetaaga.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Olwo abatakkiriza banaabassangamu ekitiibwa, era muneemaliriranga mu bye mwetaaga.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
mulyoke mutambulirenga mu mpisa ennungi eri ab'ebweru, nga temuliiko kye mwetaaga.