1 Thessalonians 4:2 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Anti mumanyi amateeka ge twabawa mu Mukama Yezu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kubanga mumanyi ebiragiro bye twabawa mu Mukama waffe Yesu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kubanga mumanyi ebiragiro bwe biri bye twabawa ku bwa Mukama waffe Yesu.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
kubanga mumanyi ebiragiro bye twabawa ku bwa Mukama waffe Yesu nga bwe biri.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kubanga mumanyi ebiragiro bwe biri bye twabalagira ku bwa Mukama waffe Yesu.