1 Thessalonians 5:12 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Abooluganda, tubeegayiridde, ababafaabiinira, ababalabirira mu Mukama, abababuulirira mubategeere.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kaakano tubeegayirira abooluganda, mumanye abafuba okukola emirimu mu mmwe era ababakulembera mu Mukama waffe era abababuulirira,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Naye tubeegayirira, ab'oluganda, okumanyanga abafuba okukola emirimu mu mmwe, ababafuga mu Mukama waffe, abababuulirira;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Abooluganda, tubeegayirira mumanye abo abakola omulimu mu mmwe, era Katonda b'alonze okubakulembera n'okubayigiriza.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naye tubeegayirira, ab'oluganda, okumanyanga abafuba okukola emirimu mu mmwe, ababafuga mu Mukama waffe, abababuulirira;