1 Thessalonians 5:18 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
mu byonna mwebaze, kubanga ekyo Katonda ky'abaagaza mu Kristu Yezu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mwebazenga olwa buli kintu kyonna, kubanga ekyo Katonda ky’abaagaliza mmwe abali mu Kristo Yesu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
mwebazenga mu kigambo kyonna kyonna, kubanga ekyo Katonda ky'abaagaliza mu Kristo Yesu gye muli.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mu byonna mwebazenga, kubanga ekyo mmwe ng'abantu ba Kristo, Katonda ky'ayagala mukole.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
mwebazenga mu kigambo kyonna kyonna: kubanga ekyo Katonda ky'abaagaliza mu Kristo Yesu gye muli.