1 Thessalonians 5:2 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ndaba nammwe mumanyi ng'olunaku lw'Omukama lulijja ng'omubbi mu kiro.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kubanga mmwe mwennyini mumanyi bulungi nti olunaku lwa Mukama waffe lulijja ng’omubbi bw’ajja ekiro.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kubanga mwekka mumanyidde ddala ng'olunaku lwa Mukama waffe lujja ng'omubbi bw'ajja ekiro.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Nammwe mwennyini mumanyidde ddala nti olunaku lwa Mukama lujja ng'omubbi bw'ajja ekiro.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kubanga mwekka mumanyidde ddala ng'olunaku lwa Mukama waffe lujja ng'omubbi ekiro, bwe lutyo.