1 Thessalonians 5:21 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
kyokka byonna mubyekenneenye; ekirungi mukinywerereko;
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
naye mwekenneenyenga ebintu byonna, kale bwe bibanga ebirungi mubinywezenga.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Mugezese ebintu byonna, munywerezenga ddala ekirungi;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mwekenneenyenga byonna, mugumirenga ku kirungi,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
mugezengako ku bigambo byonna; munywerezenga ddala ekirungi;