1 Thessalonians 5:4 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Sso mmwe abooluganda, temuli mu nzikiza, olunaku olwo okubazinduukiriza ng'omubbi.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Naye mmwe, abooluganda abaagalwa temuli mu kizikiza ku nsonga zino, era temugenda kwekanga lunaku olwo ng’abayingiriddwa omubbi;
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Naye mmwe, ab'oluganda, temuli mu kizikiza, olunaku luli okubasisinkaniriza ng'omubbi:
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Naye mmwe, baganda bange, temuli mu kizikiza nti olunaku olwo lulibagwikiriza ng'omubbi,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naye mmwe, ab'oluganda, temuli mu kizikiza, olunaku luli okubasisinkaniriza ng'omubbi: