1 Timothy 1:8 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Weewaawo tumanyi nti etteeka ddungi, singa oli alyeyamba ng'agoberera amateeka,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Tumanyi ng’amateeka malungi, omuntu bw’agakozesa mu ngeri entuufu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Naye tumanyi ng'amateeka malungi, omuntu bw'agakozesa mu butuufu bw'ago,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Tumanyi ng'Amateeka malungi, omuntu bw'agakozesa mu ngeri entuufu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naye tumanyi ng'amateeka malungi, omuntu bw'agasoma ng'amateeka bwe gali,