1 Timothy 2:1 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ekisookera ddala nkubiriza nti okwegayirira, essaala, okusabira n'okwebaza biweerezebwe olw'abantu bonna,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Okusookera ddala, mbasaba, musabenga, mwegayirirenga, era mwebazenga Katonda ku lw’abantu bonna.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kale okusooka byonna mbabuulirira okwegayiriranga n'okusabanga n'okutakabananga n'okwebazanga bikolebwenga ku lw'abantu bonna;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Okusookera ddala, mbasaba muwanjagenga, musabenga, mwegayirirenga, era mwebazenga Katonda ku lw'abantu bonna.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kale okusooka byonna mbabuulirira okwegayiriranga n'okusabanga n'okutakabananga n'okwebazanga bikolebwenga ku lw'abantu bonna;