1 Timothy 2:10 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
wabula beewoomye n'ebikolwa ebirungi nga bwe kisaanira abakazi abasomi.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Wabula babe n’ebikolwa ebirungi, nga bwe kisaanira abakazi abassaamu Katonda ekitiibwa.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
naye (nga bwe kisaanira abakazi abeeyita abatya Katonda) n'ebikolwa ebirungi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
wabula bakole ebikolwa ebirungi, nga bwe kisaanira abakazi abassaamu Katonda ekitiibwa.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
naye (nga bwe kisaanira abakazi abeeyita abatya Katonda) n'ebikolwa ebirungi.