1 Timothy 2:12 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Sikkiriza mukazi n'omu kuyigiriza oba kukulira basajja; asaana asirike busirisi,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Sikkiriza mukazi kuyigiriza wadde okuba n’obuyinza ku musajja, wabula asaana asirikenga.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Naye omukazi mmugaanyi okuyigirizanga, newakubadde okufuganga omusajja, naye okubeeranga mu bukkakkamu.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Sikkiriza mukazi kuyigiriza, wadde okuba n'obuyinza ku musajja, wabula asaana asirike,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naye omukazi mmugaanyi okuyigirizanga, newakubadde okufuganga omusajja, naye okubeeranga mu bukkakkamu.