1 Timothy 2:14 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
ne Adamu si ye yalimbibwa, wabula omukazi ye yalimbibwa, n'afuuka omusobya.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Era Adamu si ye yasendebwasendebwa, wabula mukazi ye yasendebwasendebwa, n’agwa mu kibi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
era Adamu si ye yalimbibwa, naye omukazi oli ye yalimbibwa n'aba mu kwonoona,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Era Adamu si ye yalimbibwalimbibwa, wabula omukazi ye yalimbibwalimbibwa, n'agwa mu kibi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
era Adamu si ye yalimbibwa, naye omukazi oli ye yalimbibwa n'aba mu kwonoona: