1 Timothy 2:15 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kyokka omukazi aliwonyezebwa ng'ayita mu kuzaala abaana, bw'alisigala mu kukkiriza, okwagala, obutuukirivu n'obwetangize.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kyokka omukazi alirokolerwa mu kuzaala abaana, bw’ananywereranga mu kukkiriza ne mu kwagala ne mu butukuvu, ne mu kwegendereza.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
naye anaalokokanga mu kuzaala, bwe banaanyiikiriranga mu kukkiriza n'okwagala n'obutukuvu awamu n'okwegendereza.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Kyokka omukazi alirokolerwa mu kuzaala, kasita anaanywereranga mu kukkiriza ne mu kwagala, ne mu butuukirivu, ne mu kwegendereza.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
naye anaalokokanga mu kuzaala, bwe banaanyiikiranga mu kukkiriza n'okwagala n'obutukuvu awamu n'okwegendereza.