1 Timothy 2:4 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
ayagala abantu bonna balokoke era batuuke ku kumanya amazima mu bujjuvu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
ayagala abantu bonna balokolebwe, era bategeere amazima.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
ayagala abantu bonna okulokoka, era okutuuka mu kutegeerera ddala amazima.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
ayagala abantu bonna balokolebwe, era bamanye amazima.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
ayagala abantu bonna okulokoka, era okutuuka mu kutegeerera ddala amazima.