1 Timothy 2:5 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kubanga Katonda ali omu, n'omutabaganya wa Katonda n'abantu ali omu, yennyini omuntu Kristu Yezu,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kubanga Katonda ali omu, era omutabaganya w’abantu ne Katonda ali omu, ye muntu Kristo Yesu,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kubanga waliwo Katonda omu, era omutabaganya wa Katonda n'abantu omu, omuntu Kristo Yesu,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Kubanga Katonda ali omu, era omutabaganya w'abantu ne Katonda ali omu, ye muntu Kristo Yesu,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kubanga waliwo Katonda omu, era omutabaganya wa Katonda n'abantu omu, omuntu Kristo Yesu,