1 Timothy 3:10 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Nabo basooke kugezebwa, bwe beeraga nti tebaliiko kibavunaanibwa, olwo baweereze ng'abadyakoni.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Basookanga kugezesebwa balyoke baweereze mu budiikooni nga tebaliiko kya kunenyezebwa.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Era nate abo basookenga okugezesebwa, balyoke baweereze, nga tebaliiko kya kunenyezebwa.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Era basookenga kugezebwa, balyoke baweereze nga tebalina kye banenyezebwamu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era nate abo basookenga okukemebwa, balyoke baweereze, nga tebaliiko kya kunenyezebwa.