1 Timothy 3:6 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Aleme kubeera nga yaakakyuka, sikulwa nga yeewanika n'agwa ku kibonerezo kye kimu n'ekya Sitaani.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Omulabirizi tateekwa kuba muntu eyaakakkiriza Kristo, si kulwa nga yeekuluntaza, n’asalirwa omusango nga Setaani bwe yagusalirwa.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Tasaana kuba oyo eyaakakyuka, alemenga okwekulumbaza si kulwa nga agwa mu musango gwa Setaani.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Omulabirizi tateekwa kuba muntu eyaakakkiriza Kristo, sikulwa nga yeekulumbaza, n'asalirwa omusango, nga Sitaani bwe yagusalirwa.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
si oyo eyaakakyuka, alemenga okwekulumbaza n'amala agwa mu musango gwa Setaani.