1 Timothy 4:2 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
olw'obukuusa bw'abalimba, abo emmeeme zaabwe ezaasiriizibwa.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
nga bawubisibwa obukuusa bw’abantu abalimba, ab’emitima egiri ng’egyasiriizibwa ekyuma ekyengeredde.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
olw'obunnanfuusi bw'abalimba, nga bookebwa emyoyo gyabwe ng'ekyuma ekyokya.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
nga bawubisibwa obukuusa bw'abantu abalimba, ab'emitima egiri ng'egyasiriizibwa ekyuma ekyengereredde.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
olw'obunnanfuusi bw'abalimba, nga bookebwa emyoyo gyabwe nga n'ekyuma ekyokya,