1 Timothy 5:1 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Akusinga obukulu tomukangavvulanga, wabula mubuulirire nga bwe wandikoze kitaawo; abalenzi abavubuka bayisenga nga baganda bo,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Tokambuwaliranga musajja mukulu, wabula omubuuliriranga nga kitaawo. Abavubuka bayisenga nga baganda bo,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Tonenyanga mukadde, naye omubuuliriranga nga kitaawo; abavubuka nga baganda bo,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Toboggoleranga musajja mukadde, wabula mubuulirirenga nga kitaawo. Abavubuka babuulirirenga nga baganda bo, abakazi abakadde babuulirirenga nga bazadde bo,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Tonenyanga mukadde, naye omubuuliriranga nga kitaawo abavubuka ng'ab'oluganda: