1 Timothy 5:14 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Nze ŋŋamba nti bannamwandu abato bandifumbiddwa, bazaale abaana, balabirire amaka gaabwe, baleme kuwa mulabe mukisa gwa kutwogezaako bubi,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kyenva njagala bannamwandu abato bafumbirwenga, bazaale abaana, era balabirire amaka gaabwe, baleme kuwa mulabe kkubo lya kutwogerako kibi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kyenva njagala abakyali abato bafumbirwenga, bazaalenga abaana, bafugenga ennyumba zaabwe, balemenga okuwa omulabe ebbanga w'ayima okutuvuma.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Kyenva njagala bannamwandu abakyali abato bafumbirwenga, bazaale abaana, era balabirire amaka gaabwe, baleme kuwa mulabe kkubo lya kutwogerako bubi,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kyenva njagala abakyali abato bafumbirwenga, bazaalenga abaana, bafugenga ennyumba, balemenga okuwa omulabe ebbanga w'ayima okuvuma: