1 Timothy 5:22 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Toyanguyirizanga kussaako mikono, era teweetabanga mu kibi kya mulala; weekuumenga ng'oli mutukuvu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Toyanguyirizanga kussaako mikono ku muntu yenna, so tossanga kimu na bibi by’abalala; weekuumenga ng’oli mulongoofu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Toyanguyirizanga kussaako mikono ku muntu yenna, so tossanga kimu na bibi by'abantu abalala, weekuume obeerenga mulongoofu.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Toyanguyirizanga kussaako mikono gyo ku muntu n'omu. Teweetabanga mu bibi bya balala. Weekuume obeerenga mulongoofu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Toyanguyirizanga kussaako mikono ku muntu yenna, so tossanga kimu na bibi by'abantu abalala: weekuume obeerenga mulongoofu.