1 Timothy 5:9 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Nnamwandu bw'aba nga takka wansi wa myaka nkaaga egy'obukulu, awandiikibwe, singa yali muka musajja omu;
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Nnamwandu awezezza emyaka enkaaga ye yekka anaawandiikibwanga ku lukalala lwa bannamwandu. Era ateekwa kuba nga yafumbirwa omusajja omu,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Nnamwandu yenna tawandiikibwanga nga tannatuusa myaka nkaaga (60), eyafumbirwa omusajja omu,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Nnamwandu atannaweza myaka nkaaga, tomuwandiikanga mu bannamwandu. Era ateekwa kuba nga yafumbirwa omusajja omu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Nnamwandu yenna tawandiikibwanga nga tannatuusa myaka nkaaga, eyafumbirwa omusajja omu