1 Timothy 6:20 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Wattu Timotewo, kuuma ekyakukwasibwa. Weewalenga emboozi omubula ensa omutali ddiini, n'obuwakanyi kw'ekyo abeerimba kye bayita 'amagezi'.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Timoseewo, kuumanga kye wateresebwa. Weewalenga ebigambo ebivvoola, era ebitaliimu nsa, n’empaka ez’ebigambo ebiyitibwa eby’amagezi naye nga bya bulimba,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ayi Timoseewo, kuumanga kye wateresebwa, nga weewala ebigambo ebitaliimu ebitali bya Katonda n'okuwakana kw'ebigambo bye beerimba nti magezi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Timoteewo, kuumanga kye wateresebwa. Weewalenga emboozi ezitassaamu Katonda kitiibwa, n'empaka ez'obusirusiru, abo abeerimba ze bayita ez'amagezi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ai Timoseewo, kuumanga kye wateresebwa, nga weewala ebigambo ebitaliimu ebitali bya Katonda n'okulwana kw'ebigambo eby'okutegeera, okuyitibwa bwe kutyo mu bulimba;