1 Timothy 6:21 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kubanga abamu mu kugaatula bawabye ku kukkiriza. Eneema ebeere naawe!
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
abantu abamu ge balowooza okuba nago, ne basubwa ekigendererwa mu kukkiriza. Ekisa kibeerenga nammwe.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Waliwo abantu abeegamba okuba nakwo, ne bakyama mu kukkiriza. Ekisa kibeerenga nammwe.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Abamu abagamba nti bagalina, bakyama ne bava mu kukkiriza. Katonda abakwatirwe mmwe ekisa.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
waliwo abantu abeegomba okuba nakwo, ne bakyama mu kukkiriza. Ekisa kibeerenga nammwe.