2 Chronicles 1:7 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Mu kiro ekyo Katonda n'alabikira Solomoni n'amugamba nti: “Saba kyonna ky'oyagala nkuwe.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ekiro ekyo Katonda n’alabikira Sulemaani n’amugamba nti, “Saba kyonna ky’oyagala nkuwe.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Mu kiro ekyo Katonda n'alabikira Sulemaani, mu kirooto n'amugamba nti, “Saba kye mba nkuwa.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ekiro ekyo, Katonda n'alabikira Solomooni mu kirooto, n'amugamba nti: “Nsaba ky'oyagala, nkikuwe.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Mu kiro ekyo Katonda n'alabikira Sulemaani, n'amugamba nti Saba kye mba nkuwa.